Mu Talmud, waliwo emboozi ekwata ku mwana eyategeera ekyama ekiri mu kiraamo kya kitaawe era n’asikira ebintu bya kitaawe. Abantu okusobola okusikira obwakabaka obw’ekitiibwa obw’omu ggulu, balina okutegeera ebigambo bya Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama, ebiri mu bitabo 66 ebya Baibuli.
Kabona asinga obukulu yekka ye yali asobola okuyingira mu kifo ekitukuvu ennyo, era ku lunaku lumu lwokka mu mwaka. Olunaku luno lwali lunaku lwa kutangirira. Yesu bwe yafa, olutimbe lw’ekifo ekitukuvu lwayulika era ekkubo erigenda mu kifo ekitukuvu ennyo ne liggulwawo.
Okuva kati, abantu balina okuwayo ekibi eky’okufa kye baakola mu ggulu eri Setaani, alagibwanga embuzi ey’ekiweebwayo. Era okusobola okukola okutangirira okw’olubeerera, balina okujja eri Katonda Maama, nga ye Kituufu W’ekifo ekitukuvu
Naye Yesu n'ayogerera nate waggulu n'eddoboozi ddene, n'ata omwoyo gwe. Awo n'eggigi ly'omu yeekaalu ne liyulikamu wabiri . . .
Matayo 27:50–51
so ssaalabamu yeekaalu mu kyo: kubanga Mukama Katonda Omuyinza w'ebintu byonna, n'Omwana gw'endiga, ye yeekaalu yaakyo.
Okubikkulirwa 21:22
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy