Waliwo abantu bangi okwetoloola ensi
yonna abasoma Baibuli, naye Ekkanisa
ya Katonda yokka ekkiririza mu
Katonda Maama era eyigiriza amazima
agakwata ku Katonda Maama, Baibuli
gw’ekakasaako.
Kristo Ahnsahnghong yagamba nti,
“Nga bwe waaliyo maama ku nsi eno, ne
mu ggulu waliwo Maama.”
Bwe tukkiririza mu Katonda Maama
lwe tusobola okufuuka abaana
b’ekisuubizo, era bwe tunaafuuka
abaana b’ekisuubizo, lwe tusobola
okufuna obulamu obutaggwaawo ne tuyingira mu bwakabaka
obw’omu ggulu.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy