Katonda yakiggumiza enfunda eziwera mu
Baibuli nti Sayuuni kye kifo kyokka
abantu, abaayonoona mu ggulu ne
bagobebwa okujja Ku nsi eno, we basobolera
okufuna ekisa ekinene eky’obulokozi.
Kyokka mu kyasa eky’okuna, Sayuuni, embaga
za Katonda gye zaakuzibwanga, yatandika okubula.
Kristo Ahnsahnghong yazzaawo embaga, gamba
nga Ssabbiiti n’Okuyitako, mu Kkanisa
ya Katonda, era n’atambula mu kkubo
ery’okwewaayo era n’okwagala kulwa bantu.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy