Ba nabbi bonna nga Dawudi, Isaaya, Mikka, ne Yokaana baategeera Katonda bulungi ne balangirira nti Katonda ajja kuwa abantu be obulokozi mu Sayuuni, embaga za Katonda je zikulizibwa. Ba kakkasa nti abo abali mu Sayuuni bawereddwa omukisa kubanga okusonyiyibwa kwe bibi n’obulamu obutaggwaawo bubawereddwa.
Balina okuzuula Ekkanisa ya Katonda okusobola okugenda ku Sayuuni Katonda gyasangibwa. Abantu bonna balina okusisinkana Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama mu Kkanisa ya Katonda era bayige Katonda byasomesa basobole okubulira enjiri ey’obwakabaka n’omutima omulungi n’okukiriza okutuufu.
Tunuulira Sayuuni, ekibuga eky’embaga zaffe: amaaso go galiraba Yerusaalemi nga kifo kyakutuulamu kitereevu, eweema eterijjululwa… Naye eyo Mukama alibeera naffe mu bukulu.
Isaaya 33:20-21
Kale omwezi gulikwatibwa ensonyi, n’enjuba eriswala; kubanga Mukama ow’eggye alifugira ku lusozi Sayuuni ne mu Yerusaalemi, ne maaso g’abakadde be n’ekitiibwa.
Isaaya 24:23
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy