Katonda yayita ekkanisa ekwata embaga ze
Sayuuni.
Ekkanisa yokka etukuza embaga za Katonda
eziwandiikiddwa mu Baibuli —Ssabbiiti,
Okuyitako, Embaga y’emigaati egitazimbulukuswa,
Embaga y’ebibala ebibereberye, Olunaku lwa Pentekoti, Embaga
y’Amakondeere, Olunaku lw’Okutangirira,
n’Embaga ya Weema — ye Kkanisa ya
Katonda.
Yesu yateekawo endagaano empya n’omusaayi gwe
ogw’omuwendo, so si n’omusaayi gw’ensolo okusinziira ku
Mateeka ga Musa.
Era yatuyigiriza nti ekifo embaga
z’endagaano empya gye zikuumibwa ye
Sayuuni awaweebwa obulokozi bw’abantu.
Naye, embaga z’endagaano empya zabula
mu mirembe egy’Ekizikiza, era Sayuuni
n’ezikirizibwa.
Leero, Kristo Ahnsahnghong azzeemu
okuzimba Sayuuni eyali esanyizibwawo.
Kubanga MUKAMA azimbidde ddala Sayuuni,
Alabikidde mu kitiibwa kye;
Zabbuli 102:16
Tunuulira Sayuuni, ekibuga eky'embaga zaffe:
amaaso go galiraba Yerusaalemi nga kifo kya
kutuulamu kitereevu, eweema eterijjululwa; . . .
Naye eyo MUKAMA alibeera naffe mu bukulu . . .
MUKAMA ye kabaka waffe, ye
alitulokola.
Isaaya 33:20–22
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy