Emyaka nga 2,000 emabega, malayika yagamba
nti, “Nkuleetera amawulire amalungi agajja
okuleeta essanyu lingi,” era n’abuulira
amawulire nti Yesu,nga ye Katonda,
yazaalibwa ku nsi kuno.
Katonda bw’ajja, abantu basobola okufuna
okusonyiyibwa ebibi ne bayingira mu
bwakabaka obw’omu ggulu obutaggwaawo.
Kyawandiikibwa mu Abebbulaniya 9 nti Katonda ajja
kulabika omulundi ogw’okubiri okulokola abantu.
Bwe kityo, okuggyako nga Katonda azze
nate mu mubiri, abantu tebayinza kulokolebwa.
Nga atukkirizza obunnabbi buno, Kristo Ahnsahnghong
yajja ku nsi eno n’abikkula amazima
agaali gasibiddwa mu kizikiza, era ng’obutume
bwa Eriya, yawa obujulizi ku
Katonda Nnyaffe, ekituufu ky’obulamu.
Ne Yusufu n’ava e Nazaaleesi mu
kibuga eky’e Ggaliraaya, n’alinnya e
Buyudaaya, okugenda mu kibuga kya Dawudi,
ekiyitibwa Besirekemu kubanga yali wa mu
nnyumba era wa mu kika kya Dawudi,
Yagendayo okwewaandiisa ne Malyamu, gwe
yali ayogereza, ng’ali lubuto.
Malayika n’abagamba nti Temutya; kubanga,
laba, mbaleetera ebigambo ebirungi eby’essanyu
eringi eririba eri abantu bonna:
kubanga leero azaaliddwa gye muli
Omulokozi mu kibuga kya Dawudi,
ye Kristo Mukama waffe.
Lukka 2:4–11
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy