Katonda yawa abantu bonna obudde okwenenya ebibi byaabwe bye bakola mu ggulu era n’omukisa okukiririza mu Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama eyajja mu mubiri. Oluvanyuma lwekyo, okusinzira ku bikolwa bya buli muntu, Katonda ajja kwawula abo abajja okugenda mu ggulu era nabo abajja okulamulwa.
Abamu kw’abo abajja okusalirwa omusango, waliwo abantu nga Yuda Isikalyoti eyatunda Yesu okuyitira mu ndowooza ye embi, era ne bannabi abakyaamu nga Balamu eyawabya abantu ba Katonda okugenda mu kusinza ebifaananyi n’amagezi ge amakyaamu, era n’abantu abonoonye amazima ga katonda era ne basinza Katonda w’enjuba okuyitira mu bintu nga okusinza ku sande ne Kirisimansi nga Kabaka Akabu ne Yezeberi bwe batwala olusuku lwa Nabosi.
“laba bano be baasobesa abaana ba Isiraeri ku Mukama olw’okuteesa kwa Balamu, mu bigambo bya Peoli, bw’atyo kawumpuli n’aba mu kibiina ky MUKAMA.”
Okubala 31:16
“Naye, Nina ensonga ku ggwe si nnyingi: kubanga olina eyo abakwata okuyigiriza kwa Balamu,
eyayigiriza Balaki okuteeka enkonge mu maaso g’abaana ba Isiraeri okulya ebyaweebwa eri ebifaananyi n’okwenda.”
Okubikkulirwa 2:14
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy