Katonda afuga ensi ey’okukkiriza, eyo ewatali kiyinza kulema kutuukirizibwa era buli kimu kituukirizibwa nga bwe yatekateeka.
Katonda yayawulamu ennyanja emyufu n’omugo, namega abalwanyi 135,000 n’abasajja ba Gidyoni 300, era nawa Abayisiraeri emmere okumala emyaka 40 nga bali mu ddungu. Bino byona bya magero Katonda bye yamaliriza mu nsi ey’okukkiriza ebitasobola kukolebwa mu nsi ey’omutendera ogwokusatu.
Ensi eno eyabulijo era n’ensi ey’okukkiriza za njawulo nnyo nga gravity yo ku nsi n’eyo ey’okumwezi. Bwe tutegeera kino era ne tubeera n’okukiriza okunyweevu mu Katonda asobola okukola buli kimu, omulimu gw’obulokozi ogw’ensi yonna, ogukulemberwamu Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama gujja kumalirizibwa.
Yesu n’abatunuulira n’abagamba nti, “Mu bantu ekyo tekiyinzika, naye Katonda ayinza byonna.”
Matayo 19:26
“Mmanyi nga gwe oyinza byonna, era nga tewali kigambo kye wateesa ekiziyizika.”
Ani ono akisa okuteesa awatali kumanya?’ . . .”
Yobu 42:2–3
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy