Yesu yafa ku musalaba ku lwe bibi bya bantu. Yabeerawo mu bulamu obw’okubuulira enjiri, nga abuulira amawulire ag’okulokolebwa kwa bantu. mu ngeri eno, okubuulira enjiri kwabo abafaayo ennyo ku bulokozi bwa balala okusinga eddembe lyabwe. Kino kisobola okukolebwa n’okwewaayo okugoberera ekkubo ly’omusalaba gwa Kristo.
Okuyitira mu mbeera yonna ey’okubuulira enjiri okulokola omwoyo ogumu, tuyinza okusanga ebizibu bingi era n’okulumwa ng’omusamaria n’abawereza abalungi abafuna ttalanta ettaano ne ttalanta ebiri mu ngero zili. Naye, emikisa emirungi egy’eggulu jisuubiziddwa ku kkubo erigoberera eky’okulabirako kya Katonda.
Awo mumakya ennyo, nga bukyali kiro, n’agolokoka n’afuluma n’agenda mu ddungu, n’asabira eyo. . . . N’agamba nti, “Tugende awalala–mu bibuga ebiri okumpi–mbuulire n’eyo. Kubanga ekyo kye nnajjirira.”
Makko 1:35–38
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy