Okusinziira ku bunnabbi
obuli mu Isaaya 60,
ensi ya leero
eri mu kizikiza.
N’olwekyo, tusanga ebizibu
bingi mu bulamu bwaffe.
Embeera y’obutonde ne bwe
beera nga ya kizikiza
era nga si nungi,
ba memba b’Ekkanisa
ya Katonda bafuba okubeera
ekitangaala ky’ensi nga bayita
mu bikolwa ebirungi n’okutuusa
okwagala kwa Katonda eri
ensi eno etaliimu kwagala
nga bagondera ebigambo
bya Katonda Nnyaffe,
“Beera ettaala eyo
ayaka ekizikiza.”
Mmwe muli musana gwa
nsi. . . . Kale omusana
gwammwe gwakenga bwe
gutyo mu maaso g’abantu,
balabenga ebigambo ebirungi
bye mukola, balyoke bagulumizenga
Kitammwe ali mu ggulu.
[Matayo 5:14–16].
Ensi y’ekirooto buli
omu gy’aloota bwe
bwakabaka obw’omu ggulu.
Abaana b’ekitangaala balina
okutuukiriza omulimu gwabwe
ogw’okwakisa ekizikiza nga
babuulira amawulire amalungi
agakwata ku bwakabaka
obw’eggulu, ensi ey’ebirooto,
eri abantu bonna
abasibiddwa mu kizikiza.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy