Bwobeera mukristu, olina okukola ennyo okubeerawo ku nsi eno, naye waggulu wa byonna, olina okubeerawo ku lwe kitiibwa eky’olubeerera okusinga okunyumirwa okw’ekiseera nga osoma buli lunaku ku bulamu obwolubeerera mu Ggulu okuyitira mu kigambo kya Katonda.
Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama bawa abantu omukisa gw’endagaano empya, eyo, Eggulu
gye tulinyumiririrwa obulamu obw’olubeerera n’ekitiibwa, si ekitiibwa eky’akaseera nekibula. Nabwekityo, nga Omutume Pawulo, banaffe ab’Ekkanisa ya Katonda bafuuka abakozi ab’Endagaano Empya era ne babeera mu bulamu obw’omukristu omutuufu, Katonda bwayagala.
Ani amanyi obuyinza obw’obusungu bwo? . . . Otuyigirize tubalenga bwe tutyo ennaku zaffe, tulyoke tufune omutima omugezigezi.
Zabbuli 90:11–12
Era eyatuyinzisa ng’abaweereza b’endagaano empya—si baweereza ba nnukuta wabula ab’omwoyo, kubanga ennukuta etta, naye omwoyo guleeta obulamu.
2 Abakkolinso 3:6
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy