Obwakabaka bwabwe bwe bwagenda bweyongera amaanyi,
ba kabaka nga Lekobowaamu, Sawulo, Uzziya, Akazi,
ne Zeddekiya beegulumiza era ne bafuuka aba malala
Oluvannyuma baayonoona eri Katonda ne bazikirizibwa.
Ku ludda olulala , Yosamu, Dawudi, Danyeri,
ne mikwano gye abasatu buli kiseera baali beesigwa
eri Katonda era Katonda yabawa omukisa.
Kino ssomo ddene eriraga ekkubo
ly’okukkiriza ba memba b’Ekkanisa ya
Katonda lye balina okugoberera Leero.
Buli kiseera balina okubeera abeesigwa eri Katonda,
si na kukkiriza okunyenyezebwa okusinziira ku mbeera n’ebibeera biriwo mu kaseera ako.
Era, balina okukkiriza obuyambi bwa Kristo Ahnsahnghong
ne Katonda Maama era bakole omulimu
gw’enjiri okusinziira ku kigambo kya Katonda.
Olwo, Katonda ajja kufuula Sayuuni
ey’amaanyi, eyitimuka, era ey’enjawulo ku
nsi yonna ng’obwakabaka bwa Dawudi.
Bw’atyo Sawulo n’afa olw’okusobya kwe kwe yasobya
Mukama, olw’ekigambo kya Mukama ky’ataakwata; era
kubanga yalagulwa eri eyaliko omuzimu, okumubuulizaamu,
n’atalagulwa eri Mukama: kyeyava amutta, n’akyusa
obwakabaka eri Dawudi mutabani wa Yese.
1 Ebyomumirembe 10:13–14
Awo Yosamu n’afuuka ow’amaanyi kubanga yateekateeka amakubo
ge mu maaso ga Mukama Katonda we.
Ensonga Enkulu Lwaki Katonda Yassaawo Dawudi n’aleka Sawulo
2 Ebyomumirembe 27:6
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy