Katonda alaba enkomerero okuva ku ntandikwa era n’alambika abantu mu kkubo ery’obulokozi, nga Yoswa ne Kalebu balokolebwa nga bagondera ebigambo bya Katonda, oyo alaba eby’omumaaso, n’okukkiriza mu bigambo bye, olwaleero, Katonda atulokola abo abagondera ekigambo kye, so si endowooza zaffe.
Yesu y’akola omulimu gw’obulokozi, ng’alangirira nti Peetero ajja kumwegaana emirundi esatu nti era ne Yuda Isikalyoti ajja ku mulyamu olukwe, mu ngeri yemu, Kristo Ahnsahnghong yalangirira nti ajja kwambuka mu Ggulu oluvanyuma lw’okumaliriza ekiruubirirwa kye, era natusomesa nti tulina okugoberera Katonda Maama ku lw’okulokolebwa kwaffe.
“Alanga enkomerero okuva ku lubereberye, n’ebigambo ebitannakolebwa okuva ku biro eby’edda. Ayogera nti: okuteesa kwange kulinywera era ndikola bye njagala byonna.”
Isaaya 46:10
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy