Nuuwa bwe yazimba eryato,
Musa bwe yayawulamu Ennyanja Emmyufu,
Gidyoni bwe yagenda okulwana ne Midiyaani,
ne Yusufu bwe yafuuka gavana w’e
Misiri, bonna baayita mu kubonaabona.
Kyokka, e’nkola ya Katonda ey’ekitalo
yakwekebwa awo okuwa emikisa mingi
eri abo abagondera ekigambo kya Katonda.
Mu mulembe guno, Omwoyo Omutukuvu
Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama, Omugole,
bazze ku nsi eno, era ba
memba be kkanisa ya Katonda abakulembeddwamu
okugenda mu Sayuuni bagenda okubuulira enjiri mu
nsi yonna; bino byonna bikolwa
bya Katonda eby’obwakatonda ebyaweebwa abantu
olw’obulokozi mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu.
Ne kaakano temunakuwala, so temwesunguwalira,
kubanga mwantunda muno: . . .
Era Katonda yansidika mu maaso gammwe okuttereka
abalisigalawo ku mmwe mu nsi,
n'okubalokola muleme okufa mu kuwonya okw'ekitalo.
Kale nno si mmwe mwansindika
Wano, wabula Katonda: . . .
Olubereberye 45:5–8
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy