Ebyamagero ebyalagibwa abawereza abakola omulimu gwa Yesu ku mbaga e Kaana,
ne Peetero eyateeka obutimba bwe omulundi omulala awantu awatali byenyanja mu kuddamu etteeka lya Yesu, ne Naamani eyawonyezebwa ebigenge bye mu mugga Yoludaani, byonna byamalirizibwa nga bakola omulimu gwa Katonda.
Mu kiseera kya mwoyo mutukuvu, ekkanisa ya Katonda ekulemberwa Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama emaliriza ebibala by’enjiri ng’ekola n’obwesigwa omulimu gwa Katonda, “Mubuulire enjiri eri ensi yonna,”
Nkukuutira mu maaso ga Katonda ne Kristo Yesu, alisalira omusango abalamu n’abafu, era n’olw’okulabika kwe n’obwakabaka bwe; Buuliranga ekigambo; kubiririzanga mu bbanga erisaaniramu n’eritasaaniramu, weranga, nenyanga, buuliriranga—n’okugumiikiriza kwonna n’okuyigiriza.
2 Timoseewo 4:1–2
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy