Embaga ey’emigaati egitazimbulukuswa kye kijjulo ekitusobozesa okujjukira obulamu n’okubonabona kwa Kristo, nga twenenya ebibi byaffe, era nga tuleka okukkiriza okwekito. Nga omutume Pawulo, okukiriza kwaffe kulina okukula kufuuke okukiriza okwekikulu, tusobole okuyiga tubeera tutya abasanyufu ne bwetuba nga tuyita mu bizibu mu bulamu bwaffe obw’okukiriza.
Yesu teyabeera mu bulamu bwa kitiibwa bweyagwanira nga Katonda. Yagumira okubonabona
Kw’omusalaba ku lwa baana be awamu n’okuvoolwa no bukyaayi okuva mu balala. Nabwekityo, abantu b’ekkanisa ya Katonda babeerawo mu bulamu ku lwa balala, si ku lwe sanyu lyaabwe. Bagezaako okukyuusibwa nga abantu abatukiridde Katonda beyesiimisa.
Awo kabona asinga obukulu n’ayuza ebyambalo bye ng’agamba nti, “avvode Katonda! twagalira ki nate abajulirwa? Laba, muwulidde kaakano obuvvoozi bwe. Mulowooza mutya?” Ne baddamu ne bagamba nti, “agwanidde kufa,” Awo ne bamuwandira amalusu mu maaso ge ne bamukuba ebikonde. abalala ne bamukuba empi nga bagamba nti, “tulagule, Kristo. ani akukubye?”
Matayo 26:65–68
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy