Kristo Ahnsahnghong ne
Katonda Maama bajja ku nsi
eno mu mubiri nebatambulira
mu kkubo ly’okubonaabona
olw’obulokozi bw’abaana baabwe
ababonaabona era ababeera
mu bulumi olw’ebibi
bye baakola mu ggulu.
Bwe tunaategeera okwagala
n’okwewaayo kw’Abazadde baffe
ab’omwoyo ne tubenyumirizaamu,
Katonda ajja kutukkiriza nga
“Abaana bange” mu
maaso ga bamalayika
era atuwe emikisa.
Abantu ba Katonda benyumiriza mu
katonda Yakuwa mu
mulembe gwa Kitaffe ne
Yesu mu mulembe gw’omwana.
Mu ngeri y’emu, tusaanidde
okwenyumiriza mu Kristo Ahnsahnghong
ne Katonda Nnyaffe, abazze
ng’Omwoyo era Omugole mu
mulembe ogw’Omwoyo Omutukuvu.
Era tulina okubeera obulindaala eri ababbi
ab’omwoyo ababba emitima
gyaffe, abakyusa emitima gyaffe
okuva ku Katonda,
n’okusaanyaawo emyoyo gyaffe.
Era mbagamba nti Buli
alinjatulira mu maaso g'abantu,
oyo Omwana w'omuntu naye
alimwatulira mu maaso ga
ba malayika ba Katonda;
Naye anneegaanira mu maaso
g'abantu alyegaanirwa mu maaso
ga bamalayika ba Katonda.
Lukka 12:8–9
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy