Ng’abo abakiririza mu geocentric theory okumala enyaka nga 1400 baali tebasobola kukiriza heliocentrism,
abantu bava ku kkubo ery’obulokozi nga tebakiririza mu mazima agakwata ku Katonda Maama, Katonda gasomeseza abantu okuyitira mu bujjulizi bwa Baibuli.
Nga water cycle n’ensi okubeera nga eri mu bbanga awatali kwekwata ku kintu, ekiwandiikidwa mu baibuli emyaka 3500 egyayita, bituufu, obujjulizi bwa baibuli nti Katonda Maama akulemberamu abantu okugenda mu ggulu kituufu, Eno y’ensonga lwaki abantu b’ekkanisa ya katonda okwetolola ensi bakiririza mu Katonda Maama,
Katonda n’ayogera nti, “Tukole omuntu mu ngeri yaffe, mu kifaananyi kyaffe, . . .” Katonda n’atonda omuntu mu ngeri ye, mu ngeri ya Katonda mwe yamutondera; omusajja n’omukazi bwe yabatonda.
Olubereberye 1:26–27
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy