Ensonga lwaki Katonda yatonda ebiramu byonna ku nsi eno okufuna obulamu okuyita mu maama yali ayagala kutumanyisa nti obulamu obutaggwaawo buweebwa okuyita mu Nnyaffe ow’omwoyo yekka.
Ensonga lwaki Katonda yatuyigiriza nti ye “Taata,” era ffe tuli batabani be na bawala be era kwe kutubikulira Katonda Maama okuyita mu bitiibwa bya buli muntu mu Famire.
Abantu balowooza nti kikulu okutekerate okuwummula kwabwe nga bwe bawangaala obulamu bwabwe obumpi ku nsi eno. Naye mu butuufu, kikulu nnyo okuteekateeka n’okwetegekera ensi ya bamalayika mwe tunaabeera emirembe gyonna.
Abo abasuubiriraa ddala obwakabaka obw’omu ggulu bafuna Kitaffe Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama abazze ng’Abalokozi mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu. Era bakwata olunaku lwa Ssabbiiti n’Okuyitako okw’endagaano empya nga ba memba ba famire ey’omu ggulu.
“Osaanidde ggwe, Mukama waffe, Katonda waffe, okuweebwanga ekitiibwa n'ettendo n'obuyinza: kubanga ggwe wabitonda byonna, era byabaawo lwa kusiima kwo, era byatondebwa.”
Okubikkulirwa 4:11
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy