Abasomi ba Bayibuli bagamba nti "ffe" mu Oluberyeberye etegeza obusatu.”
Kyokka, ebigambo byabwe biraga nti tebategeera Busatu, amazima agasinga obukulu ag 'Obukristaayo.
Okubaawo kw 'omusajja n' omukazi, abaatondebwa mu kifaananyi kya Katonda, kiraga nti Katonda Kitaffe ne Katonda Maama gyebali.
Ekkanisa ya Katonda eyitibwa World Mission Society ekkiririza mu Katonda Maama, eyalabikira mu mubiri mu kiseera kino okusinziira ku bunnabbi bwa Baibuli era awa abantu obulamu obutaggwaawo.
Katonda n'ayogera, nti "Tukole omuntu mu ngeri yaffe, mu kifaananyi kyaffe; . . .
Katonda n'atonda omuntu mu ngeri ye, mu ngeri ya Katonda mwe yamutondera; omusaja n'omukazi bwe yabatonda.
Olubereberye 1:26-27
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy