Buli muntu bw 'azaalibwa, ateekwa okufa
era n' aweebwa obulamu oluvannyuma lw 'olunaku olwo.
Katonda alamula abo abagenda okubonaabona
mu ggeyeena n'abo abagenda okuweebwa
ekitiibwa mu ggulu, okusinziira ku oba
nga baatambulira ku ebyo Katonda
by'ayagala ku nsi eno oba nedda.
Baibuli, okuva ku Olubereberye okutuuka
ku Kubikkulirwa, etegeeza ku Katonda
Maama, era ne mu Baibuli ey'Olwebbulaniya
eyasooka, yawandiikibwa nga “Bakatonda [Elohim].”
N'olwekyo, nga bagoberera enjigiriza zonna
eza Baibuli n'okwagala kwa Katonda,
ba memba b'Ekkanisa ya Katonda
bakkiririza mu Katonda Elohim.
Era ng'abantu bwe baterekerwa okufa
omulundi ogumu, oluvannyuma lw'okwo musango;, . . .
Abebbulaniya 9:27
“Buli muntu aŋŋamba nti Mukama wange,
Mukama wange, si ye aliyingira
mu bwakabaka obw'omu ggulu, wabula
akola Kitange ali mu ggulu by'ayagala.”
Matayo 7:21 (KJV)
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy