Ekkanisa ya Katonda, eweereza Katonda,
erina amateeka ag’okuweereza Katonda.
Katonda yagamba nti buli nteekateeka y’endagaano empya,
gamba ng’olunaku lwa Ssabbiiti n’Okuyitako, kabonero
kakulu nnyo ak’okuyingira mu bwakabaka bwa Katonda.
Mu yeekaalu ya Katonda entuufu,
ebiragiro bya Katonda birina okugobererwa.
Yesu yagamba nti Ye n’abatukuvu
be baali “yekaalu ya Katonda.”
Okuyitira mu kino, yatulaga nti ffe, yeekaalu
ya Katonda, tulina okukuuma ebiragiro bya Katonda.
Temumanyi nga muli yeekaalu ya Katonda,
era nga Omwoyo gwa Katonda abeera
mu mmwe? Omuntu yenna bw’azikirizanga
yeekaalu ya Katonda, Katonda alimuzikiriza oyo;
kubanga yeekaalu ya Katonda ntukuvu: ye mmwe.
1 Abakkolinso 3:16–17
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy