Yesu yagamba nti amazzi ag’obulamu
agaweebwa ku Mbaga y’Eweema ge Mwoyo Mutuukirivu
ow’enkuba ey’oluvannyuma. Nabbi Zekkaliya,
Ezeekyeri, n’Omutume Yokaana baawa
obujulizi nti Nnyaffe Yerusaalemi ow’omu Ggulu, ayitibwa
Nnamulondo ya Katonda, y’Ensibuko
y’amazzi ag’obulamu. Era baawa obujulizi nti ajja kuwa abantu
obulamu obutaggwaawo mu mulembe guno
ogw’Omwoyo Omutukuvu.
Ekkanisa ya Katonda ekkiririza mu bigambo bino,
“Buli amanyi Katonda alifuna Omwoyo Omutukuvu ow’enkuba
ey’oluvannyuma.”
Bakola omulimu ng’omukuumi
okulangirira obulungi eri
abantu bonna nti balina okujja ne bafuna
obulokozi okuva eri Kristo Ahnsahnghong
ne Katonda Maama, era bafune Omwoyo Omutukuvu
ow’enkuba eyoluvanyuma ku Mbaga
y’Eweema.
Naye embaga y’Abayudaaya yali enetera
okutuuka, . . .Yesu yayimirira n’ayogerera
waggulun’agamba nti, “Omuntu bw’alumwa ennyonta, ajje
gye ndi anywe. Akkiriza nze
ng’ekyawandiikibwa bwe kigamba nti, emigga gy’amazzi
amalamu girifuluma mu lubuto lwe.”Ekyo kye
yayogera ku Mwoyo, gwe baali bagenda okuweebwa abamukkiriza.
Yokaana 7:2–39
Era Omwoyo n’omugole booger anti Jjangu.
Naye awulira ayogere nti “Jjangu!”. Naye
alina ennyonta ajje; Ayagala atwale
amazzi ag’obulamu buwa.
Okubikkulirwa 22:17
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy