Nga Yesu Kristo bweyava mu Ggulu najja kweno ensi ate era nadayo mu Ggulu, abantu abakiririza mu Katonda ku nsi eno nabo balina okuddayo mu Ggulu. Akakwakulizo k’okuyingira obwakabaka Obw’omuggulu kwe kufuna obulamu obutaggwaawo.
Abantu basobola okugenda mu Ggulu awatali kuffa singa baba bafunye obulamu obutaggwaawo obutusuubizibwa Katonda. Obulamu obutaggwaawo buwebwa abo bokka abalya omubiri gwa Yesu era ne banywa n’omusaayi gwe okuyitira mu Ndagaano Empya ey’Okuyitako.
Okukiriza kwaffe ne bwekuba kwa mannyi kutya, tetusobola kufuna bulamu butaggwaawo okujako nga tukuziza Okuyitako.
Ekkanisa ya Katonda ye Kkanisa yokka mu nsi yonna egoberera Endagaano Empya.
Kale temusuulanga bugumu bwammwe, obuliko empeera ennene. Kubanga mwetaaga okugumiikiriza, bwe mulimala okukola Katonda by’ayagala mulyoke muweebwe ekyasuubizibwa.
Abebbulaniya 10:35–36
Na kuno kwe kusuubiza kwe—yatusuubiza obulamu obutaggwaawo.
1 Yokaana 2:25
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy