Omwonoonyi ne bwe yeerabira ekibi kye n’abeera
n’obulamu obuggya, ekibi kye tekibula.
Abantu basibe abatanasalirwa musango
abaayonoona mu ggulu era nga balindirira
okusalirwa omusango gw’eggulu oba geyena.
Oluvannyuma lw’omukisa ogusembayo
okwenenya ku nsi eno nga bayita mu tteeka ly’endagaano empya,
balina okuyimirira mu maaso g’entebe ya Katonda
ey’omusango, era bajja kuweebwa ensala y’omusango
ey’enkomerero olw’ebibi byabwe.
Etteeka ly’endagaano empya lirimu
ekisuubizo eky’okuggyawo ebibi byaffe
byonna n’okusobya kwaffe.
Yesu yabonaabona ku musalabaokuggyawo ebibi
eby’amaanyi eby’aboonoonyi ab’omwoyo. Kristo
Ahnsahnghong ne Katonda Maama bazzaawo
etteeka ly’endagaano empya eririmu ekisa eky’okununulibwa
nga kino. Nga Yesu bwe yakola, Bakoowoola
n’obunyiikivu nti, “Mwenenye”
era bakulembera abantu mu Kugenda mu bwakabaka obw’omu ggulu.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy