Mu kiseera kya Musa, Katonda yalokola Abayisiraeli abakuza Okuyitako okuva mu bulabe era nakuba famire z’Abamisiri abatakuza Kuyitako. Kino kitulaga engeri gyetuyinza okuwonyezebwa ebibamba era ne tufuna obulamu obutaggwaawo mu kiseera kino, nakyo.
Okuyitako okw’Endagaano Empya lwe lunaku abantu lwe basikira omubiri n’omusaayi gwa Katonda era ne batekebwako akabonero naga abaana ba Katonda, era lwe lunaku lwe tusonyiyibwa ebibi bye twakola muy Ggulu era netufuna obulamu obutaggwaawo.
Eyo yensonga lwaki Katonda awa omukisa omulala gumu okukuza Okuyitako ku lunaku olw’ekumi n’ennya olw’omwezi ogwokubiri ku kalenda entukuvu, nga ayagaliza nnyo ensi yonna okukuza Okuyitako era bafune obulokozi
Gamba abaana ba Isiraeri: ‘. . .naye anaakwatanga Okuyitako eri MUKAMA. Mu mwezi ogwokubiri ku lunaku olw’ekkumi n’ennya akawungeezi. kwe banaakukwatiranga; banaakulyanga n’emigaati egitazimbulukuswa n’enva ezikaawa. . . .n’aleka okukwata Okuyitako, obulamu obwo bunaazikirizibwanga mu bantu be, kubanga tawaddeeyo kitone kya MUKAMA mu ntuuko zaakyo ezaalagirwa, omuntu oyo anaabangako ekibi kye.’ ”
Okubala 9:10–13
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy