Baibuli ewa obujulizi nti bamalayika ab’omu
ggulu basuulibwa wansi ku nsi eno
olw’okuba bakemebwa Sitaani ne boonoona
mu ggulu —eno y’emboozi y’abantu.
Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe bajja
ku nsi eno ne batandikawo embaga
ey’Okuyitako ey’endagaano empya okuwa abantu
okusonyiyibwa ebibi basobole okudda mu maka
gaabwe ag’omwoyo, obwakabaka obw’omu ggulu obutaggwaawo.
Ng’amaka ag’oku nsi bwe gakwatagana n’omusaayi,
n’amaka ag’omu ggulu nago gakwatagana n’omusaayi.
Okufuuka memba mu maka ag’omu ggulu
ng’abaana ba Katonda Kitaffe ne Katonda Nnyaffe,
abantu balina okulya omugaati gw’okuyita
n’okunywa omwenge gw’Okuyitako ogwetaba mu
mubiri n’omusaayi gwa Katonda.
leero, ba memba b’Ekkanisa ya
Katonda mu nsi 175 bakuuma Embaga
y’Okuyitako n’endowooza emu.
Baweereza mu kifo ekitukuvu ekikoppa
era ekisiikirize ky’ebyo ebiri mu ggulu.
Abebbulaniya 8:5
Awo olunaku olw'emigaati egitazimbulukuswa ne
lutuuka, olugwanidde okusalirwako Okuyitako. . . .
N'addira omugaati ne yeebaza, n'agumenyamu,
n'abawa ng'agamba nti Guno gwe mubiri
gwange oguweebwayo ku lwammwe: . . .
Era n'ekikompe bw'atyo bwe baamala
okulya, ng'agamba nti Ekikompe kino
ye ndagaano empya mu musaayi
gwange, oguyiika ku lwammwe.
Lukka 22:7–20
Kale bwe mutyo temukyaali bannaggwanga na
bayise, naye muli ba kika kimu
n'abatukuvu, era ba mu nnyumba ya Katonda.
abaefeso 2:19
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy