Katonda bwe yatunuulira amazzi, yatonda ebyennyanja
era n’abikkiriza okussa wansi w’amazzi gokka.
Okuva Katonda bwe yatonda emiti okusimba
emirandira mu ttaka, Katonda yagikiriza
okuyitimuka nga gisimbye emirandira mu ttaka
Katonda Kitaffe ne Katonda Nnyaffe baatonda
abantu nga batunuulidde ne babakkiriza okufuna
omukisa ogw’essanyu n’obulamu obutaggwaawo mu Katonda.
Samusooni ne Sawulo bwe baava ku
Katonda, baayolekagana n’enkomerero ey’ennaku era
ey’obulumi, naye bwe baawangaala obulamu
obw’obuwulize eri Katonda, baatuuka ku
buwanguzi mu buli kimu.
Mu mulembe guno era, ba memba
b’Ekkanisa ya Katonda basobola okubeera
n’obulamu obw’obuwanguzi mu buli kintu
kubanga babeerawo mu Kristo Ahnsahnghong ne
Katonda Maama, abazze ng’Omwoyo n’Omugole.
Katonda n'ayogera nti Tukole omuntu mu
ngeri yaffe, mu kifaananyi kyaffe; . . .
Katonda n'atonda omuntu mu ngeri ye,
mu ngeri ya Katonda mwe yamutondera;
omusaja n'omukazi bwe yabatonda.
Olubereberye 1:26–27
Nze muzabbibu, mmwe matabi: abeera
mu nze, nange mu ye, oyo
abala ebibala bingi: kubanga awatali
nze temuliiko kye muyinza kukola.
Yokaana 15:5
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy