Ng 'abantu b'ensi bwe basunguwala ng 'abantu
abataliiko musango bangi battibwa mu ntalo,
Yesu naye yasunguwalira Sitaani, eyaleetera abaana
be ab' eby 'omwoyo okuyiwa omusaayi gwabwe.
Yabikkulira abaana be ng 'ayita mu Lugero
lw' Omuddo n 'Eŋŋaano, ng' abayigiriza
obutalimbibwa bujeemu obujjudde ensi, gamba
ng 'okusinza ku Ssande ne Ssekukkulu.
Omuddo Sitaani gwe yasiga mu nsi
guli mu kusinza kwa Ssande, Ssekukkulu,
n 'okusinza omusalaba, ebikolwa eby' okusinza Katonda
w 'enjuba era bijja kuvaamu ebibonerezo by' omuliro ogutazikira.
Okusinziira ku njigiriza za Baibuli, ab 'Ekkanisa
ya Katonda bakwata amateeka ga Katonda,
omuli olunaku lwa Ssabbiiti n' Okuyitako.
Buli muntu aŋŋamba nti Mukama wange,
Mukama wange, si ye aliyingira mu
bwakabaka obw'omu ggulu, wabula akola
Kitange ali mu ggulu by'ayagala.
Matayo 7:21 (KJV); Naye kaakano
Matayo essula musanvu olunyirir abiri mu lumu
N'eyasamya akamwa kaayo okuvvoola Katonda, . . .
Era bonna abatuula mu nsi baligisinza,
buli atawandiikiddwa linnya lye mu
kitabo ky'obulamu eky'Omwana . . .
Okubikkulirwa 13:6–8
Okubikulirwa essula kkumi na ssatu olunyiriri
olw’omukaaga okutuka ku munaana
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy