Eky 'okuba nti Katonda teyatuma malayika mu
kifo kye, wabula yajja ku nsi
eno yennyini okufuuka ssaddaaka era n' agumira
okubonaabona kwonna n 'obulumi bwe twali tusaanidde
okuyitamu, kiraga bulungi nti Katonda afaayo
era ayagala nnyo abantu.
Sayuuni kye kifo okwebaza n 'essuubi ly' eggulu
mwe bijjula mu ndagaano empya.
Okuva bwe kiri nti Kitaffe Ahnsahnghong
ne Katonda Nnyaffe, awamu n 'ab' oluganda abobulenzi
na bobuwala, bali wamu mu Sayuuni,
ab 'Ekkanisa ya Katonda bawangula byonna ebibeeraliikiriza
n' ebibakwatako mu nsi n 'essanyu.
Abaagalwa, twagalanenga: kubanga okwagala kuva eri
Katonda; na buli muntu yenna ayagala
azaalibwa Katonda era ategeera Katonda.
Oyo Yenna Atayagala tamanyi Katonda;
kubanga Katonda kwagala.
(1 Yokaana 4:7–8)
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy