Obwakabaka obw 'omu ggulu kifo eky' essanyu eritaggwaawo
nokujjaganya, awatali kufa, bulumi, oba okubonaabona.
Eyo ye nsonga lwaki Katonda yatugamba
obutabeera mu bulamu obutalina kiruubirirwa nga
bwe tunaabeera mu myaka olukumi nga
tetusobola na kubeerawo myaka kikumi, wabula
tubeerewo olw 'obwakabaka obw' omu ggulu.
Nga Yesu bwe yawa abantu obulamu
okuyita mu ndagaano empya Okuyitako emyaka
2,000(enkumi bbiri) emabega, Kristo Ahnsahnghong ne Katonda
Nnyaffe batuyigirizza nti tulina okukuuma Okuyitako
tubeere abalamu emirembe gyonna, si mubulamu
obukalira ng 'ebimuli eby' omu nnimiro.
Ennaku zaffe zonna ziyita mu busungu
bwo; Emyaka gyaffe giggwaawo ng'ekirowoozo.
Ennaku z'affe ziyinza okujja mu myaka
nsanvu, oba ekinana, amaanyi bwegawangala kyoka
ngegisinga kujjo ja kavuyo na naku
Kubanga giyita mangu, naffe ne tubula.
Zabbuli 90:9–10
Kubanga Omubiri gwonna guli ng'omuddo, N'ekitiibwa
kyagwo kyonna kiri ng'ekimuli ky'omuddo. Omuddo
guwotoka ekimuli ne kigwa: Naye ekigambo
kya Mukama kibeerawo emirembe n'emirembe. . . .
1 Peetero 1:24–25
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy