Mu Njiri ya Yokaana, Katonda atuwa eky 'okuyiga. “Etteeka eriggya mbawa nti Mwagalanenga;”
Mu kitabo kya 1 Yokaana, kyawandiikibwa nti, “Katonda kwagala.” mu kitabo kya 1 Abakkolinso,
Kyawandiikibwa nti, “waliwo okukkiriza, okusuubira, okwagala, ebyo byonsatule; naye ku ebyo ekisinga obukulu kwagala.”
N 'olwekyo, okutuukiriza amateeka gonna kwe kwagala.
Ebigambo bya Katonda Nnyaffe, “Ekkubo ly’enjiri liteekwa okuba nga tewali muntu yenna ali yekka,”
bakubirizza bammemba b’Ekkanisa ya Katonda okwetoloola ensi yonna okwegezaamu okuweereza n’okwagalana.
Bajja okufuuka amaanyi agasembayo mu byafaayo by' emyaka 60 egy 'Ekkanisa ya Katonda n' okutuusa leero.
Okwagala tekukola bubi muntu munne: okwagala kyekuva kutuukiriza amateeka.
Abaruumi 13:10
Abaagalwa, twagalanenga: kubanga
okwagala kuva eri Katonda; na buli
muntu yenna ayagala yazaalibwa
Katonda era ategeera Katonda.
Atayagala tategeera Katonda;
kubanga Katonda kwagala.
1 Yokaana 4:7–8
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy