Ekkanisa Katonda yennyini gye yatandikawo n’omusaayi gwe (omusaayi ogw’omuwendo ogw’amazima ag’Endagaano empya ey’Okuyitako), ekkanisa ekuuma olunaku olw’omusanvu, olunaku lwa Ssabbiiti (Satadde) nga lutukuvu nga Yesu n’abayigirizwa be, n’ekkanisa ebatiza abantu mu linnya lya Kitaffe, ery’Omwana, ne lya Mwoyo Mutuukirivu olw’okusonyiyibwa ebibi ye Ekkanisa ya Katonda Katonda mw’ali naffe, era etuwa obulokozi nga Baibuli bwe kikakasa.
Abantu abagenda okulokolebwa balina endagaano empya nga Ssabbiiti ya Katonda n’Okuyitako mu mitima gyabwe. Bajja kumanya era bafune Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Maama, nga be Mwoyo era Omugole, era bakole omulimu gwabwe ng’abaana ab’omu ggulu era kwe kuyigiriza ensi kiki ekikyamu era kiki ekituufu.
Paulo, eyayitibwa okuba omutume wa Yesu Kristo olw'okwagala kwa Katonda, ne Sossene ow'oluganda, eri ekkanisa ya Katonda eri mu Kkolinso, . . .
1 Abakkolinso 1:1–2
Abantu bange kyebaliva bamanya erinnya lyange: kyebaliva bamanya ku lunaku luli nga nze nzuuyo ayogera; laba, nze nzuuno.”
Isaaya 52:5–6
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy