Nga bwe waliwo amateeka ku
nsi eno, Katonda naye alina
amateeka ag’okulokola abantu.
Nga Lekobowaamu owa Yuda ne
Yerobowaamu owa Isiraeri bwe baalaga
edda, obwakabaka n’abantu abatagoberera mateeka
ga Katonda bajja kufuna obutyabaga
n’okubonerezebwa ku nkomerero.
Baibuli egamba nti abo abasuula
amateeka ga Katonda be baleka Katonda.
Mu kkanisa nnyingi mu nsi,
Katonda ali n’ekkanisa ekuuma amateeka
ga Katonda [ebiragiro] n’egilungamya okutuuka
ku buwanguzi mu bubenje ne
mu lutalo olunene ne Sitaani.
Awo olwatuuka obwakabaka bwa Lekobowaamu
bwe bwanywezebwa n'aba n'amaanyi, kale
n'aleka amateeka ga Mukama, ne
Isiraeri yenna wamu naye.
Awo olwatuuka mu mwaka ogw'okutaano ogwa
kabaka Lekobowaamu Sisaki kabaka w'e Misiri
n'atabaala Yerusaalemi, kubanga basobezza Mukama,
2 Ebyomumirembe 12:1–2
Ogusota ne gusunguwalira omukazi, ne
gugenda okulwana n'ab'omu zzadde lye
abaasigalawo abakwata ebiragiro bya Katonda,
era abalina okutegeeza kwa Yesu:
Okubikkulirwa 12:17
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy