Katonda yajja ku nsi eno okulaga abantu ekkubo erigenda mu ggulu n’ekkubo erigenda mu kusonyiyibwa ebibi.
Kyokka, abantu abasinga obungi tebaategeera Yesu eyajja mu mubiri naye mu kifo kye bamuyigganya, nga bamuyita omulimba, nga bagamba nti, "Omuntu ayinza atya okweyita Katonda?"
N'olwekyo, leero tebakkiririza mu Kristo Ahnsahnghong, eyajja nate olw'obulokozi bw'abantu.
Tuleme okuba nga abo abaakomerera Yesu ku musaalaba ne bava ku bulokozi emyaka 2,000
(Enkumi bbiri)
emabega, tulina okukuuma embaga z'endagaano empya mu Sayuuni, ennyumba ya Katonda eyasuubiza okujja mu nnaku ez'enkomerero, n'okwaniriza Katonda Ahnsahnghong ne Katonda Maama abajja ku nsi eno mu mubiri.
"Nze ne Kitange tuli omu." Abayudaaya ne
baddira nate amayinja okumukuba. . . .
"Abayudaaya ne bamuddamu nti Olw'omulimu
omulungi tetukukuba mayinja," "naye olw'okuvvoola;
era kubanga ggwe oli muntu ne weefuula Katonda."
Yokaana 10:30- 33
[E]ra ne Kristo bw'atyo, bwe yamala okuweebwayo omulundi
ogumu okwetikka ebibi by'abangi, alirabika omulundi
ogw'okubiri awatali kibi eri abo abamulindirira, olw'obulokozi.
Abebbulaniya 9:28
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy