Mu bulamu bwaffe bwonna, ffenna
twolekagana n’embeera enzibu ez’enjawulo.
Mu biseera ng’ebyo eby’obuzibu, bajjajjaabwe
ab’okukkiriza mu mulembe gwa Kitaffe
baakoowoola Katonda Yakuwa ne balokolebwa,
abatukuvu mu mulembe g’omwana ne
bakoowoola erinnya lya Yesu Kristo ne
balokolebwa, ne mu mulembe gw’Omutukuvu
Omwoyo, tulina okukoowoola Kristo Ahnsahnghong
ne Katonda Nnyaffe okulokolebwa.
Katonda yagamba nti abo abamanyi
erinnya lye be bantu be abatuufu,
era n’atulagira okutambuza okubatiza, nga
guno gwe mutendera ogusooka ogw’obulokozi,
mu linnya lya Kitaffe, N’omwana, n’Omwoyo Omutukuvu.
Leero, World Mission Society Ekkanisa
yakatonda yokka y’ebatiza abantu mu
linnya ly’Omwoyo Omutukuvu Kristo Ahnsahnghong,
eriko ekisuubizo ky’obulokozi n’okusonyiyibwa ebibi.
Kubanga bw'atyo bw'ayogera Mukama Katonda
. . . Abantu bange kyebaliva bamanya erinnya
lyange: kyebaliva bamanya ku lunaku
luli nga nze nzuuyo ayogera;
laba, nze nzuuno.
Isaaya 52:4–6
Awangula ndimufuula empagi mu yeekaalu
ya Katonda wange, . . . nange ndiwandiika
ku ye erinnya lya Katonda
wange, n'erinnya ly'ekibuga kya Katonda
wange, Yerusaalemi ekiggya, . . .
Okubikkulirwa 3:12
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy