Kristo Ahnsahnghong yagamba nti bwe tutakola
mazima, emyoyo gyaffe gijja kuzikirizibwa era
gifiirwe okutegeera era okukkakkana nga,
tufiiriddwa okukkiriza ne twegaana Katonda.
Engeri gye tubeera ku nsi eno,
ensi ey’omutendera ogw'okusatu era nga
tetusobola kulamula nsi ey’omu ggulu
mu mutendera egw’okuna n’ogwokutaano, tulina
okukkiriza ebigambo bya Katonda atuwa
omukisa bulijjo n’okugoberera enjigiriza ze.
Bajjajjaffe ab’okukkiriza nga Musa, Dawudi,
Gidyoni, ne Yoswa baaweebwa omukisa
olw’okugondera ekigambo kya Katonda ne
mu mbeera ezaali zirabika ng’ezitasoboka
eri amagezi g’abantu.
Bwe tutunuulira ebyafaayo byabwe, ba
memba b’Ekkanisa ya Katonda bakkiririza
mu Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe,
Abalokozi mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu,
ne bagondera ekigambo kyabwe.
N’ekivaamu, omulimu ogw’ekitalo ogw’enjiri gugenda
mu maaso mu nsi yonna.
Naayimusa amaaso gange eri ensozi:
Okubeerwa kwange kuliva wa?
Okubeerwa kwange kuva eri Mukama,
Eyakola eggulu n'ensi.
Zabbuli 121:1–2
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy