Baibuli ewa obujulizi nti abantu baayonoona mu
ggulu nebasuulibwa kunsi kuno, era nti
Yesu yajja kunsi kuno okuwa abantu
okusonyiyibwa ebibi byabwe basobole okuddayo
mu bwakabaka obwomugulu.
Eno y’ensonga lwaki Yesu yayita mu
kubonaabona ku musalaba ne yeewaayo okutuusa okufa.
Okwenenya kwe kudda eri Katonda, era
kutuukirizibwa nga tukuuma ebiragiro n’embaga
ebyatuukirira okuyita mu ssaddaaka ya Katonda.
Yesu eyajja emyaka 2,000 egiyise, Yokaana
Omubatiza, n’abatukuvu b’ekkanisa eyasoka awamu
ne Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe
mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu,
bonna bassa essira ku kwenenya.
Kiva ku kuba nti okwenenya
y’engeri yokka ey’okudda eri Katonda.
Bwe twogera nga tetulina kibi, twekyamya
fekka so nga n'amazima tegali mu ffe.
Bwe twatula ebibi byaffe, ye wa
mazima era omutuukirivu okutusonyiwa ebibi byaffe,
n'okutunaazaako byonna ebitali bya butuukirivu.
Bwe twogera nga tetwonoonanga, tumufuula mulimba, . . .
1 Yokaana 1:8–10
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy