Abayisirayiri baafuna ekibinja ekyokubiri eky’amateeka ekkumi oluvannyuma lw’okwenenya okusinza ebifaananyi byabwe, era Katonda n’atuuma olunaku olwo Olunaku lw’Okutangirira kubanga baafuna okutangirira okuva eri Katonda.
Embaga y'Amakondeere ku lunaku olusooka mu mwezi ogw'omusanvu ku kalenda entukuvu gwe mukolo ogwafuuyibwa mu ddoboozi ery'omwanguka okulaga nti abantu bonna balina okwenenya eri Katonda kubanga oluvannyuma lw'ennaku kkumi lwe lunakuolw 'Okutangirirako ebibi.
Nga Abaisiraeri bwe baafuuwa ekkodeere ey'okwenenya nga wayiseewo ennaku kkumi nga Olunaku olw'Okutangirira mu kiseera kya Musa terunnatuuka, tulina okufuuwa
ekkodeere okuyita ensi yonna okujja eri Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe
okulokolebwa n'okutuuka ku kwenenya okutuukiridde okuyita mu kubatizibwa
n'embaga z'endagaano empya.
“Gamba abaana ba Isiraeri nti Mu mwezi ogw'omusanvu, ku lunaku olw'olubereberye olw'omwezi, wanaabangawo okuwummula okw'okwewombeeka gye muli, ekijjukizo eky'okufuuwa amakondeere, okukuŋŋaana okutukuvu.
Temukolanga mulimu gwonna ogw'emikono: era munaawangayo ekiweebwayo ekikolebwa n'omuliro eri Mukama.' “
Eby'Abaleevi 23:24
Yesu n'addamu n'abagamba nti, “Abalamu tebeetaaga musawo; wabula abalwadde.
Nze sajja kuyita batuukirivu wabula abantu abalina ebibi okwenenya.”
Lukka 5:31–32
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy