Abo abayimiridde ku ludda lwa Katonda bajjukira ekiragiro kye, olunaku lwa Ssabbiiti, era balukuuma nga lutukuvu. Okwawukanako n’ekyo, abo abali ku ludda lwa Setaani bawakanya olunaku lwa Ssabbiiti, Katonda by’ayagala. Baibuli ewandiika nti ku nkomerero bajja kulimba ensi yonna era bagitwale mu kuzikirizibwa.
Abantu ba Katonda abayimiridde ku ludda lwa Katonda bulijjo bakuuma ebiragiro bye. Omutume Yokaana yayogera ku abo abagoberera Omwana gw’endiga buli gy’agenda nga “abatukuvu.” Yagamba nti be balaga okugumiikiriza kwabwe nga bakuuma ebiragiro bya Katonda okutuukira ddala ku nkomerero.
Awo we wali okugumiikiriza kw'abatukuvu, abakwata ebiragiro bya Katonda n'okukkiriza kwa Yesu. Okubikkulirwa 14:12
Jjukira olunaku olwa ssabbiiti, okulutukuzanga. Okuva 20:8
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy