Katonda yawa abantu, abaayonoona mu ggulu
ne bagobebwa ku nsi, ekibuga eky'okuddukiramu,
omukisa okufuna okusonyiyibwa ebibi n'okudda
mu bwakabaka obw'omu ggulu okuyitira
mu biragiro bye.
Ku luuyi olulala, omusango gwa Katonda
gujja ku abo abamenye endagaano n'okuginyooma.
Olw'ekisa kya Katonda, abantu bokka be
basobola okufuna obulamu obutaggwaawo olw'ekibi kyabwe.
Katonda bw'ayigiriza abantu ekkubo ly'obulamu
mu mulembe gwa Kitaffe, omulembe gw'omwana,
n'omulembe gw'Omwoyo Omutukuvu, abo abajja
mu Sayuuni ne bakwata Okuyitako kw'obulamu,
nga bakkiriza ebigambo bye, balirokolebwa,
naye abo abatakkiriza bigambo bye ne
batabikwata balibonerezebwa ku nkomerero.
Kubanga empeera y'ekibi kwe kufa; naye
ekirabo kya Katonda bwe bulamu obutaggwaawo
mu Kristo Yesu Mukama waffe.
Abaruumi 6:23
Abaruumi essuula ey’omukaaga olunyiriri abiri mu ssatu
Awo we wali okugumiikiriza kw'abatukuvu, abakwata
ebiragiro bya Katonda n'okukkiriza kwa Yesu.
Okubikkulirwa 14:12
Okubikkulirwa essuula kkumi na nya olunyiriri kkumi na bbiri
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy