Ebigambo, “Temwenyumiriza ku nkya,” Katonda akijjukiza nti kikulu nnyo obutongezaayo mukisa gwaffe ogw’okuweebwa omukisa okutuusa enkya etakakafu. Wabula tulina okugabana okwagala kwaffe ne baganda baffe leero, okusaba leero, okwenenya ebikyamu byaffe leero, n’okubuulira amawulire g’obulokozi leero.
Okuyita mu byafaayo by’omulaawe w’e Kandake, nnaabagereka w’Abaethiopia, eyabatizibwa amangu ddala ng’ategedde amazima ku kkubo, n’omukuumi w’ekkomera n’ab’omu maka ge, abaabatizibwa mu ttumbi nga tebalinze kukya, Kristo Ahnsahnghong nga ye ne Katonda Nnyaffe batuyigirizza nti tusobola okulokola ensi nga tubuulira enjiri y’endagaano empya yokka —amawulire g'obulokozi —akaseera kennyini ke tukitegeera.
Teweenyumirizanga bya nkya; Kubanga tomanyi bwe binaaba olunaku bye luyinza okuzaala. Engero 27:1
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy