Katonda yatonda abo abalina obutuuze obw’omu ggulu n’emitima egitwala ekitiibwa Ssabbiiti, Okuyitako n’embaga musanvu mu mirundi esatu basobole okukuuma amateeka ge. N’olwekyo, eri bonna abakoowoola Katonda n’emimwa gyabwe naye nga bagoberera amateeka ga katonda w’enjuba mu kifo ky’amateeka ga Katonda, abawa okulabula ku kibi kyabwe, ng’agamba nti: “Sibamanyi.”
Ensi yonna ne bw’ekyuka, ekintu ekimu ekitakyuka g'amateeka ga Katonda. Yesu yakuza Okuyitako emyaka 2,000 egiyise, era Kristo Ahnsahnghong nga ye ne Katonda Nnyaffe nabo bakukuumye mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu. Okugoberera ekyokulabirako kyabwe nga tukuuma Okuyitako kwe kukkiriza okutuufu, okwesigamye ku Katonda.
Buli muntu aŋŋamba nti Mukama wange, Mukama wange, si ye aliyingira mu bwakabaka obw'omu ggulu, wabula akola Kitange ali mu ggulu by'ayagala. Ne ndyoka mbaatulira nti Sibamanyangako mmwe: muve we ndi mwenna abakola eby'obujeemu. Matayo 7:21–23
Naye omuntu omulongoofu so atali mu lugendo, n'aleka okukwata Okuyitako, obulamu obwo bunaazikirizibwanga mu bantu be: kubanga tawaddeeyo kitone kya Mukama mu ntuuko zaakyo ezaalagirwa, omuntu oyo anaabangako ekibi kye. Okubala 9:13
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy